Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 265 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Mabiriizi teyalina bujulizi bumala – Ssaabaminisita Dollo

March 17, 2021 · Mubiru Ali
MABIRIIZI TEYALINA BUJULIZI BUMALA:
Ssaabalamuzi Alphonse Owiny-Dollo; “Eyateekayo okusaba nve mu musango gwa Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine, Male Mabiriizi teyali omu kubateekayo okusaba kwa Kyagulanyi. Nabwekityo teyalina lukusa kuteekayo kusaba kuno. Teyalina bujulizi bumala bwoleka nti nalina kyekubiira nabwekityo sisobola kuguvaamu.”
#KyagulanyiPetition