Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
Mabiriizi bumukeeredde, Kkooti eyagala asasule obukadde 300
January 27, 2022 · Mubiru Ali
Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Musa Ssekaana alagidde Munnamateeka Male Mabiriizi Kiwanuka okusasula obukadde 300 nga engasi olwokulumba abakozi b’essiga eddamuzi nti era singa zimulema okusasula ayagala akwatibwe atwalibwe mu mbuzekogga.