Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Maama w’abaana n’abakyala mwenna munsonyiwe – Pastor Bugingo

Kyaddaaki Omusumba Aloysious Bugingo apondoose neyetondera mukyala we Teddy Naluswa Bugingo gw’alinamu abaana, olw’ebyo byeyamwogerako ku lw’okusatu nti yalina ekikulukuto okumala emyaka kkumi miramba.
Ppaasita Bugingo era yagamba nti yamuguminkiriza nnyo kwossa okwonoona obutitimbe n’obutitimbe bwa ssente mu kumujjamjabisa n’okumugulira ppamba. Yayongerako nti yayita mu bingi omwali n’okumala emyaka 10 nga akekinyi akalunga mu mindi.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort