Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 936 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Maama wa Ssegiriinya alumbye Palamenti

November 30, 2021 · Mubiru Ali

Maama w’omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP era omubaka wa Kawempe North Hon. Muhammad Ssegiriinya aka Mr Updates enkya yaleero akedde kugenda ku Palamenti nga ayagala asisinkane Sipiika Jacob Oulanyah amunnyonyole lwaki tebavaayo ku mbeera y’omwana we gyalimu wamu n’okukuumirwa mu nkomyo okuva mu September 2021.