Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Maama eyatunda muwala we mu basajja asimbiddwa mu kkooti
May 19, 2020 · Mubiru Ali
Omukyala Zurah Mukamana nga ye Maama w’omwana ow’emyaka 14 eyalabikira mu katambi nga agamba nti Maama we yakusindika nga mu basajja begatte naye afune ssente asimbiddwa mu maaso g’Omulamuzi wa Makindye Magistrate Court wamu n’omusajja omulala eyamusobyako Fred Bulega.