Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM

Lwayer wa Kitatta agobeddwa mu kkooti y’amaggye lwabutaba na mpisa

August 7, 2018 · Mubiru Ali

Omulamuzi wa Kkooti ya maggye Lt. Gen. Andrew Gutti agobye Jimmy Muyanja omu ku ba lawyer abakiirira Abdallah Kitattta owa Boda Boda 2010 mu kkooti lwabutaba nampisa.

Ono agobeddwa lwakukuba mmeeza nga awakanya Maj. Rapheal Mugisha akulira abawaabi b’amaggye bwamusazizaamu abeeko kyawabula ku byabadde ayogera.