Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 167 listening Simba FM Live

Lwaki temwogera ku bantu 9 abali ku nnyonyi – Ofwono Opondo

May 15, 2020 · Mubiru Ali

Omwogezi wa Gavumenti Ofwono Opondo avuddeyo ku nsonga y’aba famire ya Ben Kavuya abasatu abagenda okukomezebwawo so nga wiiki eziyise be bantu bebamu baali baagala Gavumenti ekomyeewo Bannayuganda abali ebweru. Opondo agamba nti kati bavuddeyo banenya Minisita Sam Kutesa so nga ne ku nnyonyi yemu eya Ethiopian Airlines kuliko Bannayuganda 9 abalala bemutoogerako. Agamba mbu kino kyabadde kitegeke.