Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 225 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Lwaki temutuwa abaana baffe – bawagizi ba NUP

April 15, 2021 · Mubiru Ali

MUTUWE ABAANA BAFFE:
Abakyala, bamaama, abaana wamu ne baganda ba Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP abakwatibwa mu kunoonya akalulu batandise okutambula mu mirembe nga boolekera Palamenti okuwa Sipiika Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga ekiwandiiko kyabwe.