Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 316 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM

Lwaki Palamenti ejjula buli Sipiika lwabaako gwalwana naye – Bobi Wine

January 23, 2023 · Mubiru Ali

Omukulembeze w’ekibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine agamba nti yewuunya Palamenti okuba ngekubako bugule buli bwewabaawo ensonga eyekuusa ku Sipiika Anitah Among n’omuntu gwaba agezaakookubonereza kyokka bweba etudde ku nsonga ezigasiza awamu Bannayuganda, ababaka babeera bamuswaba ddala!