Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 235 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Lwaki otulugunya omusibe – AIGP Yiga

October 20, 2018 · Mubiru Ali

AIGP Dr. Fred Yiga ono nga yakwanaganya Poliisi y’ensi yonna ku avuddeyo navumirira engeri omusajja ategerekese nti ye Yusuf Kawooya gyeyakwatiddwamu abantu abateeberezebwa okuba abakuuma ddembe abaabadde mu ngooye eza leeya okuliraana Christ the King mu Kampala.
Ono agamba nti omubbi w’enkoko ne bwomunyoola ensingo asigala yagibye nabwekityo mukwate bulungi ng’omuntu omutuuse ku Poliisi okole ebiwandiiko ebyetaagisa n’oluvannyuma omutwale mu Kkooti okusinga okumukuba.