Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 365 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Lwaki omwenge togunywera waka – Minisita Opendi

November 29, 2023 · Mubiru Ali

Hon. Sarah Opendi; “Omuntu bwagula omwenge gwe nagenda agunywera awaka tetulina buzibu naye kuba tetujja kufuga maka gabantu, olina eddembe okukolerayo kyoyagala. Kyetuva twagambye nti Supermarket zisobola okutunda omwenge okuva ssaawa 4 ezookumakya okutuusa ssaawa 4 ezekiro, era oli bwaba ayagala okunywa omwenge ggwe genda ogugule Supermarket ogutwale awaka onywere eyo. Lwaki abantu batya okunywera omwenge awaka?”