Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Lwaki omutendesi tampita ku ttiimu y’eggwanga – Joel

Waliwo omusajja ategeerekese nga ye Joel Musomesa agumbye ku offiisi z’ekitebe ky’ekibiina ekitwala omupiira ogw’ebigere mu ggwanga ekya Federation of Uganda Football Associations (FUFA) nga agamba nti tajja kuvaayo okutuusa ng’omutendesi wa Ttiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes Johnny Mckinstry amuyise ku ttiimu yeggwanga kuba alina obumanyirivu n’obukodyo bwonna obumusobozesa okusamba ku ttiimu y’eggwanga.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort