Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso. News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing Simba FM Live

Lwaki omubaka mumwawula ku balonzi be

July 13, 2018 · Mubiru Ali

Omubaka mu Lukiiko Olukulu olw’eggwanga Beatrice Anywar nga akiikirira Kitgum Municipality Constituency agamba nti obunkenke bungi mu ggwanga. Abantu bangi abatiddwa nga kuliko n’ababaka. Ekitegeeza nti walina okubaawo ekikolebwa.

Agamba nti ekisinga obukulu kwekuwa buli Munnayuganda obukuumi so ssi bakulembezze bokka. Ayongedde nagamba nti kiba ky’abulabe okwawula omubaka ku bantu abamulonda. Oba nga agamba nti abalonzi baagala kutta mubaka waabwe.