Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 782 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Lwaki omalira obudde ku lupapula lwange omutali makulu-Omuyizi bweyawandiika mu UNEB

March 3, 2023 · Mubiru Ali
Executive Director wa UNEB Daniel Odongo avuddeyo nategeeza nti waliwo omuyizi eyawandiika ku muko ogwokubiri; “Ssebo Examiner, okyamalira obudde bwo ku nze naye nga waliwo abayizi abalala abalina omulamwa? Nze ttaffaali omuzimbi lyeyagaana okuzimbisa.” Omuyizi omulala yeyasalawo kuddamu kuwandiika ebibuuzo byonna nga bwebyali.
Odongo agamba nti ekitongole kikyebuuza lwaki omuyizi alamererwa okufuna akabonero konna okuva mu ssomo lyeyerondera nga ye.