Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 213 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

lwaki okozesa olulimi olugwiira – Mwenda

December 31, 2018 · Mubiru Ali

Pulezidenti Museveni bweyakyazizza Nnalulungi wa Uganda Quiin Abenakyo e Rwakitura yamusiimye okuwuliriza ebigambo bye nakyuusa enviiri nasigaza Katonda zeyamuwa era nategeeza nti Katonda yatonda abaddugavu n’enviiri ennungi.
Wabula Andrew Mwenda avuddeyo namwababirira nga amutegeeza nti okwambala enviiri engweri kitono nnyo kuba tekyenkana naye kyeyakoze nga Pulezidenti Museveni okukozesa olulimi olugwiira gyoli yabadde tasobola kukozesa Lunyankole, Lusoga oba Luswayiri okutuusa obubaka bwe. Mwenda ayongerako nti Olulimi olugwiira kyekintu ekisinga okuttatana Obuwangwa.