Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 302 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

‘Lwaki mwonoona erinnya lyange?’ – Maj. Gen. Kyaligonza

April 1, 2019 · Mubiru Ali

Maj. Gen. Matayo Kyaligonza avuddeyo nategeeza nga bwagenda okuwawabira emikutu gy’empuliziganya okuli; Empapula z’amawulire, Leediyo ne TV lwakumwononera linnya lye nga bamwogerako nti yakuba omusirikale wa Poliisi Sgt. Esther Namaganda.

Bwabadde ayogerako ne Bannamawulire Maj. Gen. Kyaligonza agambye nti Sgt. Namaganda aleete obujulizi obumulaga nga amukuba.