Breaking
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 213 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Lwaki mutulumya enjala nga mwalanze emmere ne by’okunywa

October 18, 2018 · Mubiru Ali

Ssente ezaweereddwa abakulembeze ba Jinja Municipal Council okutegeka eby’okulya n’okunywa mu kutongoza olutindo olupya e Jinja zitabudde Abazzukulu abazze ku mukolo.

Bano batabukidde ku mukolo nebatandika okulagira President Museveni abannyonyole lwaki tewabadde byakulya nakunywa so nga obwedda ebirango ne drive ezikolebwa zabadde zigamba nti wabaddeyo eby’okulya n’okunywa.

President Museveni yalagidde abakulembeze okunnyonyola ekyo. Omubaka wa Jinja West Moses Balyeku ategezezza Radio Simba nti ssente zaweereddwa Deputy Mayor Medius Mbabazi n’akola nga Town Clerk Jophram Waidhuba.