Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 228 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Lwaki muteeka amabeere ebweru – Hon. Rev. Fr. Onen

September 18, 2023 · Mubiru Ali

Omubaka akiikirira Gulu East Rev. Fr. Chalres Onen avuddeyo nategeeza Palamenti nti mu ddiini gyasoma ekintu kyokka ekyolesebwa mu lwatu lye ssakalamentu wabula ensangi zino yewuunya okulaba abakyala nga kumpi bayita bukunya, amabeere gali bweru gaboolekezza obwangu gyoli gakugamba Katonda abeere naawe. Obuwale obwomunda babuyisa bweru nga n’abasajja mwobatwalidde abambala empale ezirimu ebituli mbu ‘damage’ ezonoonedde ddala obulamu bwabwe.