Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 109 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Lwaki musaba ssente mpitirivu okutegeka okulonda kwa LC1 – Sipiika Among

July 19, 2023 · Mubiru Ali

Sipiika wa Palamenti Anitah Among avuddeyo natabukira abakungu mu Gavumenti bagamba nti badumuula omuwendo gwa ssente ogwetaagibwa okutegeka okulonda kwa LC1 mu Ggwanga.
Sipiika ategeezezza nti singa okwata obukadde 5 n’obuwa Ababaka ba Palamenti, basobola bulungi nnyo okutegeka okulonda kwa LC1 mu bitundu byabwe. Ono agamba nti obuzibu buli kukusaba ssente nnyingi obuwumbi 57 bwagamba nti bungi nnyo. Asabye Palamenti obutakiriza kusindiikirizibwa kuyisa ssente zino.”