Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Lwaki mukwata Booda booda z’obwannanyini – Sipiika
July 27, 2020 · Mubiru Ali
Omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga avuddeyo ku Piki piki ezikedde okukwatibwa Uganda Police Force enkya yaleero nga yebuuza oba buli Piki piki ebeera booda booda kuba ezimu z’abakozi ba Gavumenti endala zabwannanyini nga banyinizo bazitambulirako okugenda ku mirimu mu kibuga Kampala.
📸 Nicholas Bamulanzeki