Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 293 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Lwaki mukwata abantu obubi – Hon. Obiga

October 26, 2018 · Mubiru Ali

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’omunda wano mu ggwanga, Obiga Kania, akakasiza nga Poliisi bwetandise okunoonyereza ku kubulawo kwa Sulaiman Ssenfuka omutuuze w’omu bitundu by’e Kazo Angola.
Minisita era atubulidde nga bwebalina okuteebereza nti Ssefuka yandiba nga yawaambibwa abazigu.
Ono era ayongedde okuvumirira obukambwe obukozesebwa ebitongole ebikuuma ddembe mu kukwata abantu abateberezebwa okuzza emisango okugeza nga engeri gyebakwatamu Yusuf Kawooya, nagamba nti kino kisaanidde okukoma mbagirawo.