LWAKI MUKWATA ABANTU NGA ABABAWAMBA? – ANDREW MWENDA

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Andrew M. Mwenda; “Lwaki ebitongole bya Yuganda ebyebyokwerinda bikozesa enkola ezakozesebwa abasibiramubbwa ba Idi Amin okukwata abantu? Babadde tebasobola kuyita Lawrance Muganga, Vice Chancellor wa Victoria University Kampala Uganda okugenda ku Uganda Police Force bamubuuze byebaagala n’oluvannyuma bamusigaze? Lwaki kyebabeerera kizibu okweyisa nga abayivu?
Kino kimalako ebyewungula, kuba wiiki ntono nnyo emabega Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yali ku TV nayogera kunkola zino embi zebakwatamu abantu, manya okuwamba. Abaffe wano Pulezidenti yali yeyisaako oba abebyokwerinda be batakyagondera biragiro bye?
Ku byonna ebyogerwa ku East Africa okwegatta, oli yebuuza lwaki Kampala esanga ekizibu kinene okwogerezeganya ne Kigali, ekintu ekisobola okumalawo bino byonna ku Bannayuganda abalina of omusaayi omunyarwanda!”
Share.

Leave A Reply