Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,240 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

lwaki gavumenti yewolera omusiga nsimbi ssente – babaka

February 20, 2019 · Mubiru Ali

Ababaka ba Palamenti abatuula ku kakiiko akalondoola eby’enfuna by’Eggwanga bakyagaanye okusaba kwa Gavumenti okwewolera musiga nsimbi Munnansi wa Italy Enrica Panetta nga ayita mu kkampuni ye eya Finasi. obukadde bwa ddoola 379 asobole okuzimba eddwaliro ery’omulembe e Lubowa.
Ababaka bagamba nti kikyamu Gavumenti okwewola ku lwa musiga ensimbi ate nga waliwo amalwaliro ga Gavumenti amalala omuli n’e Mulago agetaaga ensimbi zino. Okugeza eddwaliro ly’e Mulago epya lyetaaga obuwumbi 24 bwokka okubeera nga limalirizibwa.
Minisita w’ebyobulamu Jane Ruth Acheng wamu n’omubeezi wa Minisita ow’ebyensimbi David Bahati balabiseeko mu kakiiko kano okwongera okunnyonyola ensonga eno.