Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 167 listening Simba FM Live

Lwaki Bannayuganda babonaabona olwa ba Ddereeva – Sipiika Kadaga

May 15, 2020 · Mubiru Ali

Sipiika wa Palamenti Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga avuddeyo ku mukutu ogwa Twitter; “Kikwasa enaku okulaba nti omuwendo gw’abantu abasinga obungi abalwadde ba #COVID-19 ba Ddereeva ba Motoka nnene. Bannayuganda bonna basibiddwa mu maka gaabwe tebatambula naye ba Ddereeva b’emotoka ennene abasangibwa n’obulwadde buno bbo bakyatambula.”