Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Lwaki abebyokwerinda babuzaawo abantu? – Ssemujju
January 28, 2021 · Mubiru Ali
Munnakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC Ibrahim Nganda Ssemujju avuddeyo nalaga obwennyamivu ku ngeri Bannayuganda gyebeyongedde okubuzibwa ab’ebyokwerinda. Agamba nti kino kirese ab’enganda zaabwe nga bali mu bweralikirivu nga nabalala kati basula mu nsiko nga akabonero akebyokwerinda okwewala okukwatibwa muttumbi.