Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Lwaki aba NUP basanyukidde emivuyo gya NRM? – Mulindwa
September 6, 2020 · Mubiru Ali
Omwogezi wa National Resistance Movement – NRM Rogers Mulindwa avuddeyo nategeeza nti balambye abawagizi ba National Unity Platform nga bajaganya olw’effujjo eryetobese mu kamyuufu ka NRM nagamba nti kino bagenda kitunulamu ng’ekibiina.