Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso. News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

Lumumba ne bannakibiina kya NRM abalala bakubye enkambi e Bugiri

July 20, 2018 · Mubiru Ali

General Secretary wa NRM Justine Kasule Lumumba wamu ne bannakibiina kya NRM abalala bagumbye mu Bugiri okunoonyeza munnakibiina John Francis Oketcho akalulu mu kifo ky’Omubaka wa Bugiri Municipality.

Lumumba agamba nti bannakibiina kya NRM balina okudda wansi batambule kyalo ku kyalo nga banoonya akalulu. Okulonda kwakubaawo nga 27-July-2018. Olwokaano mulimu abantu basatu; Oketcho, Asuman Basalirwa (JEEMA) n,Omukayala omu owa FDC Teacher Eunice Naamatende.

Lumumba asabye Bannabugiri obutalonda abo ababaccamudde wabula balonde omuntu anasobola okukola ne President Museveni.