LUKWAGO TOKIRIZA EKITEESO KINO OKUYITAWO – PROF. KANYEIHAMBA

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omulamuzi eyawummula Prof GW Kanyeihamba 82, enkya yaleero atuuzizza olukiiko lwa Bannamawulire mu maka ge e Buziga ngayogera ku kiteeso kya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ekyokuggyawo eddembe lyateeberezebwa okuzza omusango ogwa naggomola obutaweebwa ‘bail’.
Omulamuzi Kanyeihamba asabye Munnamateeka Erias Lukwago okugenda mu kkooti z’amateeka awakanye kino ku lulwe nga Munnamateeka we.
Share.

Leave A Reply