Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 569 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Lukwago gweyawabira EC guwulirwa nga 8-Jan

January 6, 2021 · Mubiru Ali
Civil Division ya Kkooti Enkulu mu Kampala etaddewo olwa nga 8-January-2021 okuwa ensala yaayo ku musango ogwatwalibwayo Loodi Meeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago nga awakanya ebyasalibwawo Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Electoral Commission Uganda okuyimirizza okunoonya akalulu mu Disitulikiti 13 olw’ekirwadde kya #COVID-19.