Breaking
News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Okwewandiisa mu Ngule kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Abasawo be Masaka abaali bakwatibwa ku biragiro bya Minisita wa Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,201 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Lukwago ayimirizza enteekateeka ze ez’okuwenja akalulu.

December 2, 2015 · Mubiru Ali

Omuloodi Mayor wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago agamba nti ayimirizza enteekateeka ze ez’okuwenja akalulu k’obwa Meeya.Lukwago agamba nti awandiikidde akulira akakiiko k’ebyokulonda mu ggwanga Eng Kiggundu ku nsonga ze ne police emulemesezza okukuba enkungaana mu Kampala.

Ayongeddeko nti era waakulindako okusisinkana akulira ekitongole kya police Gen Kayihura,kubanga alina okufuna obuwandiike okuva eri police ku nsisinkano ye nabo.