Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Lugazi accuuma
November 13, 2018 · Mubiru Ali
Embeera y’ekibuga Lugazi ekisangibwa ku luguudo lw’e Jinja yeraliikiriza naddala mu by’obuyonjo n’obulamu. Entuumu za kasasiro zezikwaniriza mu kibuga kino. Abakulembeze b’e Lugazi bbo bakola gwakwelumiriza buli omu okulemesa munne okukola emirimu gye.