Lufula 2 – 0 Kiseka Market

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Team Chairman MK Project Micheal Nuwagira wamu ne Suzan Tushabe Ssentebe wakatale ka Owino babaddewo nga abajulizi ttiimu ya Lufula bweyabadde ekuba ttiimu y’akatale ka Kiseka ggoolo 2 ku 0.
Guno gwegumu ku mipiira gyekikopo ekimanyiddwa nga City Markets Tournament nga kyetabiddwamu obutale mu Kibuga Kampala 18 nekigendererwa ekyokutumbula ebitone.Omuwanguzi bakwewangulira ekikopo wamu ne bbaasi empya ttuku.
Share.

Leave A Reply