Breaking
News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar
News: Pulezidenti wEnsi ya Neyimbira Byange 2026 Zubeda Nalumansi Mukisa aka New Style akwasiddwa Piki Piki empya ttuku okuva mu Simba Automotives,
News
Lubega Obed aka Reign ayimbuddwa ku kakalu ka Kkooti
July 25, 2024 · Mubiru Ali
Omubaka omukyala owa Kampala era Munnamateeka Hon. Shamim Malende avuddeyo nategeeza ng’Omulamuzi wa Kkooti ya Mwanga II e Mengo akirizza Lubega Obed aka Reign okweyimirirwa ku kakalu ka Kkooti ka Kakadde kamu akobuliwo ate abamweyimiridde obukadde 10 buli omu ezitali zabuliwo.
Ono avunaaniddwa omusango gwokugezaako okuzza omusango kwokusaasaanya obubaka obwobulabe.