Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Lt. Gen. Gutti yatandise ekisanja kye eky’okusatu
July 23, 2019 · Mubiru Ali
Lt. Gen. Andrew Gutti yalayizddwa nga Ssentebe wa Kkooti y’amaggye mu kisanja kye eky’okusatu.
Ekisanja kye ekiggya kyamuweebwa omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni nga 21-June-2019.
Emirimu gya kkooti eno gyali gyayimirira okuva mu mwezi gwa May okutuusa olunaku kw’eggulo bweyalayiziddwa.