Lt. Gen Andrew Gutti alayiziddwa nga Ssentebe wa Kkooti y’amaggye (General Court Martial) e Makindye

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Olukiiko olukulu olw’okuntikko olw’eggye lya Uganda erya UPDF lwaddamu omwezi oguwedde ne lulonda Lt. Gen. Andrew Gutti wamu ne banne okuddamu okulembera Kkooti y’amaggye. Ono olwaleero alayiziddwa ne banne okuli; Maj. Sarah Navuga, Maj. Henry Serugo, Capt. Teopista Grama Opar, Capt. Paul Mugerwa, WO1 Paul Kamya, Col. James Rubahika, Maj. DM Karyabashisha, Maj. Frank Tumwesigye, WO1 Jimmy Omara, Col. Richard Tukachungurwa(Judge Advocate).

Abalala kuliko; Maj.Raphael Mugisha (prosecutor), Maj John Bizimana (secretary), Capt. Charles Ssekayita (defense counsel) and Brig. Joseph Arocha.

Ekisanja kya Kkooti eno kimala omwaka mulamba.

Share.

Leave A Reply