Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 110 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Lt. Col. Nakalema tuyambe Pastor Mondo yatufera – Hands Across the World

November 15, 2020 · Mubiru Ali

Waliwo ekibinja ky’Abasumba b’Abalokole wamu n’Abakulu bamasomero abegattira mu kibiina kyabwe ekya Hands Across the World abaddukidde mu Kakiiko akateekebwawo okulwanyisa obuli b’enguzi n’obukenuzi mu maka g’omukulembeze w’Eggwanga aka Anti Corruption Unit – State House Uganda akulirwa Lt. Col. Edith Nakalema nga baagala abayambe ku Basumba Mondo Mugisha Franklin ne Silaj Ssemando owa Bombo Revival Church nga bagamba nti bano bekobaana nebabakungaanyamu obuwumbi 5 nga babasuubiza okubatwala emitala w’amayanja, okuyamba okuweerera abaana nga babafunira ababasasulira wamu n’ensimbi ouva mu bonnabagaggawale nga bayita mu Operation Wealth Creation.
Bano bagamba nti bano bakozesa erinnya lya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni wamu ne Mukyala we Janet Kataaha Museveni okubadyekadyeka.