Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 243 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Lt. Col. Juma Seiko akubye Abantu 3 amasasi

February 9, 2020 · Mubiru Ali

Uganda Police Force e Kawempe eggalidde Lt. Col. Juma Seiko kubigambibwa nti akubye Abantu 3 amasasi nabalumya ettuntu lyaleero ewa Mambule ku luguudo lw’e Gayaaza okuliraana enkulungo y’oku Kalerwe. Kigambibwa wabaddewo akabenje wakati w’Emotoka ya Seiko n’abasajja bano era nebavaayo balabe ekibaddewo.
Abalumiziddwa kuliko; Ali Juuko 45, omutuuze w’e Komamboga – Mpererwe, Kasirye Zimula 35, Omutuuze w’e Kazo Angola ne Joseph Lule 25, ow’e Mpererwe. Seiko yetutte ku Poliisi e Kawempe era nemuggalira nga bwekola okunoonyereza.