Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 239 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

LOP Ssenyonyi ayagala Munnamawulire Dean Lubowa amwetondere olwokumulebula

June 28, 2024 · Mubiru Ali

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform Joel Ssenyonyi ngayita mu Bannamateeka be aba Pace Advocates awandiikidde Munnamawulire Dean Lubowa Ssaava ngamutegeeza nga bwalina enteekateeka yokumukuba mu mbuga z’amateeka singa tavaayo kumenyawo byeyayogera mu ssaawa 48 wamu n’okumwetondera byeyamwogerako nti yalya enguzi yakawumbi kamu okuva mu Civil Aviation Authority bweyalina akyali ssentebe wa COSASE.