Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 213 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

LOP Mpuuga asisinkanye Minisita Norbert Mao

August 19, 2022 · Mubiru Ali

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Mathias Mpuuga Nsamba olunaku olwaleero asisinkanye Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Ssemateeka n’essiga eddamuzi era nga ye Pulezidenti wa Democratic Party Uganda Norbert Mao amukyaliddeko mu offiisi ye ku Palamenti olwaleero nebabaako ensonga zebogerezeganyako ezikwata ku nfuga egoberera amateeka mu Yuganda.