Breaking
News: Tulina kyetuyita okugwa mu bintu, Bika ki ebya Buganda ebyali bigudde mu bintu ku bwa Katikkiro? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya akaseerezi kafuuse akaseerezi atubira aba atumidde ne leero lindirira envuuma zabakontanyi News: Ekitongole ekivunaanyizibwa ku ddagala mu Ggwanga ekya National Drug Authority NDA kyakutte abantu 2 abagambibwa nti babadde bajjingirira wamu
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 212 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

LOP Hon. Joel Ssenyonyi Nakawa West abuuzizza Sipiika oba nga agenda kugenda mu Maaso okukubaganya ebirowoozo ku bbago lya Protection of

May 5, 2026 · Radio Simba

🗳️ LOP Hon. Joel Ssenyonyi (Nakawa West) abuuzizza Sipiika oba nga agenda kugenda mu Maaso okukubaganya ebirowoozo ku bbago lya Protection of Sovereignty Bill, 2026 oluvannyuma lwa Alipoota y’Akakiiko okusomolwa nga tenasomwa eri Palamenti.
Joel Ssenyonyi amujjukizza ku alipoota ya Uganda Airlines eyasomolwa, Sipiika yennyini nagigoba nga agamba nti alipoota ya Palamenti tesobola kufulumizibwa nga tenateesebwako ate nabagikubaganyako ebirowoozo.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug