Breaking
News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 805 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

LOP buli kimu akiwakanya – Hon. Alyek

August 8, 2024 · Mubiru Ali
Omubaka omukyala owa Disitulikiti ye Kole, Judith Alyek Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM yavuddeyo nayambalira akulira Oludda oluwabula Gavumenti Joel Ssenyonyi olwokuvaayo nategeeza nti ensimbi obuwumbi obugenda okusaasanyizibwa ku buli lutuula lwa Palamenti mu bitundu by’Eggwanga ebyenjawulo kuba kwonoona ssente ya muwi w’omusolo nga zandibadde zeyambisibwa ku bintu ebigasa abantu; “Kwonoona nsimbi ki LOP kwayogerako? Zino ssente za Bukiiko sizize oba Sipiika. Ssente zino zayisibwa mu mbalirira. Kati alina buzibu ki? Akwatibwa ebitundu byomumambuka nsaalwa?
Aveeyo atubuulire oba tayagala tukulaakulane. Sirabanga ku LOP ngono.
Ye ayagala kuwakanya buli kimu nekintu ekitono ekyetaaga okutegeera kimulema. Naye ategeera bulungi?”
#ffemmwemmweffe