LOP Betty Achan akiriziddwa okuyingira mu Barracks e Makindye

Omubaka akulira oludda oluvuganya Gavumenti Betty Achan yekka yakirizddwa okuyingira ate Babaka banne baganiddwa okuyingira barracks y’e Makindye awagambibwa okuba nga wewasibiddwa Omubaka Robert Kyagulanyi Ssentamu. Bano bagamba tebajja kuweera okutuusa nga balabye ku Mubaka Kyagulanyi. Balagiddwa okumulinda mu Kkooti y’amaggye.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Bobi Wine atuuse ku Jomo Kenyatta Airport