Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 138 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Loole ekoonye wa myaka 9 n’afiirawo

August 1, 2016 · Mubiru Ali

Ekitalo kibuutikidde abatuuze ku kyalo Nkonge ekiri mu ggombolola y’e Ssemuto mu Disitulikiti ye Nakaseke omwana omuwala myaka mwenda bw’akooneddwa emmotoka ebadde etwala enku n’afiirawo.

Resty Ndagire  abadde atambulira ku kkubo loole eno ebadde etwala enku e Kampala neemuttirawo.

Mike Okena avunaanyizibwa ku Police station y’e Nakaseke agamba nti omugoba wa loole agombeddwamu obwala Police ate nekkiriza bwannannyini mwana okumuziika. Kitalo