Police enkya ya leero ekedde kuzingako maka ga Loodi Meeya wa Kampala, Ssaalongo Erias Lukwago agasangibwa e Wakaliga mu Kampala era bwetyo n’emuvumbagira n’emwolekeza Police Kira gy’emukuumira kati.
Lukwago abadde ayolekera lukungaana lwebaateeseteese ku City Square okutongoza enteekateeka ya Togibikkula ewakanya eky’okuggyawo ekkomo ku myaka gya Pulezidenti
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.