Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo wano e Bukoto ku Simba. News: Two children were killed and three others injured in a stabbing attack at Kalungu Bunga, Ggaba Parish in Makindye Division early Thursday morning.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 389 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Loodi Meeya aziibuddwa

December 5, 2020 · Mubiru Ali

Omumyuuka wa Loodi Meeya wa Kampala Nyanjura Doreen avuddeyo nasambajja engambo ezibadde zitambuzibwa ku social media nga babila Loodi Meeya Erias Lukwago, Nyanjura nga ayita ku mukutu gwe ogwa Face Book avuddeyo nategeeza nti Loodi Meeya asiibuddwa olunaku olwaleero okuva mu Ddwaliro lya Aga Khan e Nairobi nti era wakudda mu Yuganda ku Bbalaza.