Loodi Meeya akyalina obulumi – Hon. Winnie Kiiza

Pinterest LinkedIn Tumblr +
LOODI MEEYA AKYALINA OBULIMU MU LUBUTO N’EKIFUBA:
Hon. Winnie Kiiza; “Nakyalidde ku Loodi Meeya Ssaalongo Erias Lukwago mu Ddwaliro e Nairobi olweggulo lwaleero. Wadde nga akyalina obulumi bungi mu kifuba ne mu lubuto, twebaza Katonda nti agenda akuba ku matu. Nnaalongo wamu n’abasawo bakola omulimu gw’amaanyi. Tukwagaliza okussuuka obulungi Ssaalongo!”
Share.

Leave A Reply