Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,061 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Lockdowm ekoma nga 5 May 2020

April 14, 2020 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Lockdown n’ebiragiro ebirala byonna ebyateekebwawo bisigaddewo okumala enaku 21 okutuusa nga 5 May nga bwetwetegereza embeera nkubiriza Abantu okukozesa eggaali okuva awaka okugenda ku mirimu. Ku nsonga y’abantu abewola ssente mu Bbanka ngenda kwogerako nazo tulabe bwebaguminkirizaamu Abantu basooke baddemu okukola. Gavumenti tegenda kubasasulira kuba ssente tezirina. Bbanka terina kuteekawo ‘penalties’ ku Bantu olwobutasasula mu budde buno kuba tebakola.”