Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Sports
Leroy Sane wakwabulira Manchester City
June 19, 2020 · Mubiru Ali
#SimbaSportsUpdates;
Josep Pep Guardiola omutendesi wa Manchester City avuddeyo nategeeza nga Leroy Sané bwagaanye endagaano empya nti era wakwabulira ttiimu eno.
Guardiola ategeezezza nti, ttiimu ya FC Bayern München bweyesowoddeyo nesonga ku Sane ng’omusambi gwebetaaga sizoni ejja.