Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 660 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Leero tukungubagire wamu ne Sipiika – Jacob Oulanyah

March 3, 2021 · Mubiru Ali
TUKUNGUBAGIRE WAMU NE SIPIIKA:
Omumyuuka w’omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’Eggwanga Jacob Oulanyah; “Okuva lwebangambye okukubiriza Palamenti olwaleero nalabye ebyawandiikiddwa ku social media, ng’abantu bebuuza kiki kyengenda okwogera.
Njakukola kyenkola bulijjo, tetugenda kubeera nalutuula olwaleero okuyimirirawo ne Sipiika Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga nga tukungubaga naye. Kino nkikola nebwekyandibadde nti guno gwe mukisa ggwange ogusembayo okukubiriza Palamenti ey’ekkumi nandikikoze kuba ndi muntu tetusobola kugenda mu maaso nga Sipiika akungubaga.”