Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 178 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Leero ssi lunaku lwa kuwummula eri abasomesa – Minisita Muyingo.

October 5, 2015 · Mubiru Ali

Olwaleero nga 05 Yuganda yeegatta ku nsi yonna okukuza olunaku lw’abasomesa.

Wabula ye Minisita avuunaanyizibwa ku masomero ga pulayimale Dr. JC Muyingo alabudde abakulu baamasomero nti tewabaawo eyeetantala okulangirira nti lunaku lwa kuwummula era asabye abasomesa bonna Okugenda ku masomero okusomesa abaana. Nti era abasomesa baakukiikirirwa bukiiririrwa ku mikolo emitongole egy’olunaku lw’abasomesa.

Wabula bo Abasomesa balabudde Minisita Arupo obuteetantala kulinnya ku mukolo gwabwe.